Leero tweggasse ku Jjajjaffe Omukulu w'Ekika ky'Omutima, Omutaka Namugera Kakeeto okulambula omulimu gw'okuzimba ekitebe ky'Ekika kyaffe. Twagala omulimu guno guggwe mu bbanga eritasukka mwaka.
Nneebaza bonna abatuwadde ssente okukola omulimu guno, omuli n'abatali ba Kika kyaffe, mutukoze obulungi obutagambika.
Nkoowoola bonna abaasuubiza okuwaayo ensimbi okwongera okuleeta nga muyita ku akawunta - 9030028864948 mu Stanbic Bank mu linnya lya 'Bayanja Development Association'
Nyongera n'okukunga Aboomutima obutabulawo ku Lwomukaaga luno nga 14, okulaba ssente ze muwaayo weziraga n'okwongera okutambulira awamu n'Ekika.